Pages: 66

Year: 2025

Category: Literature, Poetry

Dimensions: 210×148 mm

ISBN:
Shipping class: POD

Emboozi Z’ekikere Mu Ttumbi

“Death, that inevitable fate,

Dying is like a thunderclap from its fist.

And like a sword in silence,

I am stolen, heading to the grave.

THE STORY OF THE FROG IN THE WELL

As my day darkens yet dawn comes again,

After my people whisper with unease,

Those who resent me eagerly await my departure,

Saying ‘let him go so we can divide what he worked for.’

They charge me in a court I will never attend,

From which truth and justice emerge with my verdict.

Oh my Father, do not forsake me!

Olumu mu nnaku ezo

ezitasuubirwa, okufa

kulinkuba

ekkonde lyakwo. Era

ng’esingo y’olusirika,

Nnyagibwe njolekere

e magombe.

EMBOOZI

Z’EKIKERE

MU TTUMBI

Ng’olunaku lwange luziba

ate nga bukedde enkya,

oluvanyuma ng’abange

bansiibuza ebinyegenyege,

Abankywawa nga beesunga

amagenda gange, mbu

kaήήende bagabane

ebyange byenekoledde,

Nga bansibako emisango mu

kkooti gye siribeera,

Amazima n’obwenkanya

bwebilivaayo ne namulwa

ogwange, Ayi Kitange tondeka!

£15.00